Bukedde's Newspaper Headlines

Bitundu ki ebigonza amangu omuwala?

Omuwala mmukwate wa agonde mangu? Mwana wange buli muwala oba mukyala wa njawulo.

Maxime Van Pee asitukidde mu mpaka za ddigi e Garuga

Main Topix: Omuzambia Kuda Mhene - Fortune Sentamu
Maxime Van Pee,  Munnayuganda abeera e Bidaaki asitukidde mu mpaka z’okuvuga ddigi mu nsiitaano eyabadde e Garuga ku Ssande nga yafunye obubonero 57 mu nvuga ssatu ze baasindanyemu.

Coverage from Kenya Newspapers

  • The Monitor
    Ssentamu, Kuda talk big ahead of MX clash today

Nadduli agasimbaganye ne Mbabazi e Luweero

Poliisi etandise okunoonyereza ku nfa y'omugagga Kasiiwuukir... ENDUULU n’emizira byasaanikidde ekkanisa ya St.

Nabukenya anyumizza Dubai, kati abaana basula bamuloota

Abaana abaawulirizza Nabukenya ng’anyumya Dubai kati basula bamuloota. ENJOGERA ya muyizzi akumma n’akunyumiza olutabaalo yatuukidde bulungi ku nnamukadde Gaudencia Nabukenya, 60 eyatuukidde mu kuzza akatambi k’olugendo lw’e Dubai emabe

Abeebivvulu baaleese ebisiraani e Namboole

WADDE Bannayuganda abamu baweddemu essuubi olwa Togo okutukuba emirundi ebiri, nze nkyakkiriza nti singa twongera okutereeza ensobi zaffe, tukyasobola okuyitamu mu kibinja kino.

Museveni atongozza enteekateeka y'okugaziya eddwaaliro Mulago

PULEZIDENTI Museveni atongozza omulimu gw’okuddaabiriza eddwaaliro ly’e Mulago ogugendda okuwemmenta obukadde bwa ddoola 50, mu za wano obuwumbi 130 n’agamba nti kati omugotteko e Mulago gufuuse lufumo.

Uganda ekkirizza okuwagira Munnakenya Ndolo

Munnakenya Reuben Ndolo ali mu kunoonya akalulu k''obwa Pulezidenti wa Commonwealth Boxing Commission ng''ali ku Serena Hotel Oct 18 2014.

Poliisi etandise okunoonyereza ku nfa y'omugagga Kasiiwuukira

Maama w’omugenzi ng’akuba eriiso evvanyuma ku mutabani we e Muyenga. POLIISI etandise okunoonyereza ku ngeri Omugagga Eria Ssebunya abadde amanyiddwa ennyo nga Kasiiwuukira gyeyatomeddwa mmotoka n'afiirawo bwe yabadde akedde okukola dduyiro ku makya ku L

Abakulu n'abato beebugira za ddigi

Main Topix: Fortune Ssentamu - Kuda Mhene
LEERO (Ssande), abavuzi ba ddigi abakulu n'abato baggyeeyo ebyuma balage obukodyo ate nga bwe balwanira obubonero ku ngule y'eggwanga mu mpaka za laawundi eyoomukaaga eza National Motocross Championship ez'okubumbujjira e Ga

Nabbi asiibizza Nabbi omukazi n'afa

Museveni atongozza enteekateeka y'okugaziya eddwaaliro Mulag... Nabbi omusajja ne Nabbi omukazi eyafudde.