Bukedde's Newspaper Headlines

Ebbeeyi y'ebikolebwa mu makolera ga Uganda egudde akatale

Musoke ng''ayogerera mu lukung''aana lwa bannamawulire ku byafulumiziddwa ekitongole ky''okubalirira mu ggwanga , ekya UBOS.

Laba Gadaffi n'Abazungu we batuusizza Libya!

Laba Gadaffi n’Abazungu we batuusizza Libya! NGA OCTOBER 20, 2014 lwe gyaweze emyaka esatu bukya, Col.

Rebecca Jjingo anobye ewa Isabirye

Main Topix: Ritah Love Kaggwa - Mesach Ssemakula
Rebecca Jingo, azzeemu okutabuka ne bba Joel Isabirye ekiwalirizza omusajja okuddukira ku poliisi yeekubire enduulu ng’agamba nti, omukazi amuggyiddeyo ekiso ng’ayagala kumutuusaako obulabe.

Zambia kati ekulemberwa Muzungu Guy Lindsay Scott

OLUVANNYUMA lwa Pulezidenti Michael Sata okufa, kati Zambia efugwa Muzungu Dr. Guy Lindsay Scott, omunnansi wa Zambia naye ng'asibuka mu Scotland, mu bwakabaka obugatte obwa Bungereza.
  • Bukedde
    Michael Sata Pulezidenti wa Zambia afudde

Express evuluze ttiimu y'amagye e Bombo

ABAJAASI ba UPDF bazze emitaafu ne kombati ne zongera okubazitoowerera eggulo, Express FC bwe yalumbye ttiimu yaabwe, Simba FC, ku kitebe ky’amagye e Bombo n’egikubirayo ggoolo 2-1.

Laba obuvundu obubadde mu kkolero lya Safi!

Ekkolero lya Safi likyaliko envumbo. AB’EKITONGOLE ekikola ku mutindo gw’ebintu mu ggwanga (UNBS) ne KCCA bazzeeyo ku kkolero lya House of Eden (U) Ltd erikola SAFI n’ebyokunywa ebirala ne baddamu okulyekebejja era wadde bingi bitereeze

Mulamu ow'ekiwaani atutte amaka gange

NZE Nnaalongo Patricia Kakai mbeera Namuwongo. Mu bulamu bwange sirabanga musajja mujoozi ng’owange.

DAVID OBUA: Ali ne KCCA

Main Topix: KCCA FC E Lugogo - CECAFA E Rwanda
DAVID Obua, eyaliko kapiteeni wa Cranes, eggulo yatendekeddwa n’abazannyi ba KCCA FC e Lugogo, omutendesi George Nsimbe n’agamba nti agenda kwogera ne bakama be bamumugulire mu January.
Vipers eyeing summit   The Weekly Observer

Kabale balaajanye ku mazzi aganjaala

AMAZZI aganjadde mu kibuga ky’e Kabale ne gazingiramu ne poliisi geeraliikirizza abatuuze nga batya nti gandivaako endwadde ezeekuusa ku bucaafu.